Malaki 2:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Bwe mutaakyuse ku mpisa zammwe n’engeri zammwe, bwe mutaafeeyo kuwa linnya lyange kitiibwa,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye, “kale ndibasindikira ekikolimo era emikisa gyammwe girifuuka ekikolimo. Ate ddala mmaze okubakolimira kubanga ebikulu gye ndi temubitaddeeko mwoyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Bwe mutakkirize kuwulira era bwe mutakkirize kukissa ku mwoyo okuwa erinnya lyange ekitiibwa, bw'ayogera Mukama w'eggye, kale ndiweereza ku mmwe ekikolimo ekyo, era ndikolimira emikisa gyammwe; weewaawo, mmaze okugikolimira, kubanga temukissa ku mwoyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Bwe mutakkirize kuwulira era bwe mutakkirize kukissa ku mwoyo okuwa erinnya lyange ekitiibwa, bw'ayogera Mukama w'eggye, kale ndiweereza ku mmwe ekikolimo ekyo, era ndikolimira emikisa gyammwe: weewaawo, mmaze okugikolimira, kubanga temukissa ku mwoyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Bwe mutawulira, bwe mutassa mutima ku kuwa kitiibwa linnya lyange, Omukama w'Amagye y'agamba, nzija kubasindikira ekikolimo, n'emikisa gyammwe nzija kugivumirira; n'okugivumirira nagivumirira dda, kubanga temulissaako mutima. See the chapterLuganda DC Bible 20032 muteekwa okunzisaamu ekitiibwa mu ebyo bye mukola. Bwe mutaafengayo kuwulira bye ŋŋamba, ndibateekako ekikolimo, era nditeeka ekikolimo ku bye mufuna okubayimirizaawo. Ddala mmaze okubiteekako ekikolimo, kubanga ekiragiro kyange temukissaako mwoyo. See the chapterLuganda Bible 20032 muteekwa okunzisaamu ekitiibwa mu ebyo bye mukola. Bwe mutaafengayo kuwulira bye ŋŋamba, ndibateekako ekikolimo, era nditeeka ekikolimo ku bye mufuna okubayimirizaawo. Ddala mmaze okubiteekako ekikolimo, kubanga ekiragiro kyange temukissaako mwoyo. See the chapter |