Online Bible

- Advertisements -




Malaki 2:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Katonda teyabafuula omu mu mwoyo? Era lwaki yabafuula omu? Kubanga yali anoonya ezzadde eriritya Katonda. Kale mwekuume nnyo waleme kubaawo agoba mukazi we, era alimbalimba mukazi we ow’omu buvubuka bwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Era teyakola omu? Newakubadde nga yalina omwoyo ogwafikkawo? Era yakolera ki omu? Yali anoonya ezzadde eriritya Katonda. Kale mwekuumenga omwoyo gwammwe, so tewabangawo akuusakuusa omukazi ow'omu buvubuka bwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Era teyakola omu? newakubadde ng'alina omwoyo ogwafikkawo? Era yakolera ki omu? Yali anoonya ezzadde eriritya Katonda. Kale mwekuumenga omwoyo gwammwe, so tewabangawo akuusakuusa omukazi ow'omu buvubuka bwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Teyakola omubiri gumu n'aguwa n'omwoyo gwagwo? Omu oyo anoonya ki? Ezzadde okuva ewa Katonda. Kale nno weekuume; leka kumenya bwesigwa na mukazi ow'obuvubuka bwo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Katonda teyatonda omuntu ng'alina omubiri n'omwoyo ogw'obulamu? Ky'ayagala kwe kumuzaalira abaana abamutya. Kale mwekuumenga, waleme kubaawo atali mwesigwa eri omukazi gwe yawasa mu buvubuka bwe.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

15 Katonda teyatonda omuntu ng'alina omubiri n'omwoyo ogw'obulamu? Ky'ayagala kwe kumuzaalira abaana abamutya. Kale mwekuumenga, waleme kubaawo atali mwesigwa eri omukazi gwe yawasa mu buvubuka bwe.

See the chapter Copy




Malaki 2:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements