Malaki 2:13 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Ekirala kye mukola kye kino: Ekyoto kya Mukama mukijjuzza amaziga, nga mukaaba nga mukuba ebiwoobe kubanga ebiweebwayo byammwe takyabifaako. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Era na kino nakyo mukikola, mubikka ekyoto kya Mukama n'amaziga n'okukaaba n'okussa ebikkowe, kubanga n'okussaayo takyassaayo nate mwoyo eri ekiweebwayo, wadde okukkiriza mu mukono gwammwe kye mumuleetera ng'asiimye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Era na kino nakyo mukikola: mubikka ekyoto kya Mukama amaziga n'okukaaba n'okussa ebikkowe, n'okussaayo n'atassaayo nate mwoyo eri ekiweebwayo so takikkiriza mu mukono gwammwe ng'asiimye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 Na kino mukikola: Omwaliiro gw'Omukama mugujjuzizza amaziga; mukaaba ne mukuba ebiwoobe kubanga takyafaayo ku bitambiro byammwe, yadde okubikkiriza n'essanyu okuva mu ngalo zammwe. See the chapterLuganda DC Bible 200313 Ekirala kye mukola kye kino: alutaari ya Mukama mugitobya amaziga, nga mukaaba era nga mukuba ebiwoobe, kubanga Mukama takyasiima bye mumuleetera. See the chapterLuganda Bible 200313 Ekirala kye mukola kye kino: alutaari ya Mukama mugitobya amaziga, nga mukaaba era nga mukuba ebiwoobe, kubanga Mukama takyasiima bye mumuleetera. See the chapter |