Online Bible

- Advertisements -




Malaki 2:12 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Buli muntu yenna akola kino, oba kabona oba muntu wa bulijjo, Mukama alimuggya mu kika kya Yakobo, newaakubadde ng’aleeta ebiweebwayo eri Mukama ow’Eggye!

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Mukama azikirize okuva mu weema ya Yakobo, omusajja akola bw'atyo, yenna awa obujulizi, oba addamu, oba awaayo ekiweebwayo eri Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Akola bw'atyo Mukama alimuzikiririza oyo azuukuka n'oyo ayitaba, okuva mu weema za Yakobo, n'oyo awaayo ekiweebwayo eri Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Omukama akutule ku weema za Yakobo ne ku abo abaweereza ebitone Omukama w'Amagye buli muntu yenna awa obujulizi obusemba oyo akoze kino.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 Buli musajja eyakola ekyo, Mukama amuggye mu Bayisirayeli, era aleme kumukkiriza kuddamu kwetaba wamu na ba ggwanga lyaffe nga batonera Mukama Nnannyinimagye ebirabo.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

12 Buli musajja eyakola ekyo, Mukama amuggye mu Bayisirayeli, era aleme kumukkiriza kuddamu kwetaba wamu na ba ggwanga lyaffe nga batonera Mukama Nnannyinimagye ebirabo.

See the chapter Copy




Malaki 2:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements