Makko 2:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Amangwago Yesu n’amanya mu mutima gwe bye baali boogerako bokka ne bokka n’ababuuza nti, “Lwaki mwebuuzaganya ebintu bino mu mitima gyammwe? See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Amangwago Yesu bwe yategeera mu mwoyo gwe nga be buuzaganya bwe batyo munda yaabwe n'abagamba nti, “Lwaki mwebuuzaganya bwe mutyo mu mitima gyammwe? See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Amangu ago Yesu bwe yategeera mu mwoyo gwe nga balowooza bwe batyo munda yaabwe n'abagamba nti Kiki ekibalowoozesa ebyo mu mitima gyammwe? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Amangu ago, Yezu mu mwoyo gwe bwe yategeera bye beebuuza munda yaabwe, n'abagamba nti: “Lwaki mwebuuza mutyo mu mitima gyammwe? See the chapterLuganda DC Bible 20038 Amangwago Yesu n'ategeera mu mwoyo gwe, ebyali mu birowoozo byabwe. Kyeyava abagamba nti: “Lwaki mulowooza mutyo mu mitima gyammwe? See the chapterLuganda Bible 20038 Amangwago Yesu n'ategeera mu mwoyo gwe, ebyali mu birowoozo byabwe. Kyeyava abagamba nti: “Lwaki mulowooza mutyo mu mitima gyammwe? See the chapter |