Online Bible

- Advertisements -

Makko 2:26 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

26 bwe yayingira mu nnyumba ya Katonda mu biro bya Abiyasaali kabona omukulu, n’alya emigaati egy’okulaga n’awaako n’abo be yali nabo, egitakkirizibwa kuliibwako bantu balala okuggyako bakabona.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

26 Bwe yayingira mu nnyumba ya Katonda, Abiyasaali bwe yali nga ye kabona asinga obukulu, n'alya emigaati egy'okulaga, egy'omuzizo okuliibwako wabula bakabona, n'agiwa ne be yali nabo?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

26 Bwe yayingira mu nnyumba ya Katonda, Abiyasaali bwe yali nga ye kabona asinga obukulu, n'alya emigaati egy'okulaga, egy'omuzizo okuliibwako wabula bakabona, n'agiwa ne be yali nabo?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

26 nga bwe yayingira mu nnyumba ya Katonda mu mirembe gya Abiyatari kabona omukulu, n'alya Emigaati gy'Okwolesebwa egyaziranga okuliibwa omuntu omulala yenna, wabula bakabona bokka, n'awaako n'abo abaali naye?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

26 yayingira mu nnyumba ya Katonda, n'alya ku migaati egyali giweereddwayo eri Katonda. Kino yakikola, Abiyataari bwe yali nga ye Ssaabakabona, sso ng'emigaati egyo gyali tegikkirizibwa kuliibwako bantu balala, wabula bakabona bokka. Kyokka Dawudi yagiryako, era n'awaako n'abaali naye.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

Makko 2:26

Follow us:

Advertisements

Advertisements