Online Bible

- Advertisements -




Makko 2:25 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Yesu n’abaddamu nti, “Temusomanga ku Dawudi kye yakola bwe yalina okwetaaga n’enjala ng’emuluma, ye ne be yali nabo,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Yesu n'abagamba nti, “Temusomangako Dawudi kye yakola, bwe yali nga yeetaaga, n'alumwa enjala ye n'abo be yali nabo?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 N'abagamba nti Temusomangako Dawudi kye yakola, bwe yali nga yeetaaga, n'alumwa enjala ye n'abo be yali nabo?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 N'abagamba nti: “Temusomanga Dawudi kye yakola lwe yali mu bwetaavu ng'enjala emuluma, ye n'abaali naye,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 Ye n'abaddamu nti: “Temusomangako ekyo Dawudi kye yakola, bwe yali nga talina kyakulya? Ye ne be yali nabo, bwe baalumwa enjala,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

25 Ye n'abaddamu nti: “Temusomangako ekyo Dawudi kye yakola, bwe yali nga talina kyakulya? Ye ne be yali nabo, bwe baalumwa enjala,

See the chapter Copy




Makko 2:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements