Online Bible

- Advertisements -




Makko 2:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Awo Yesu n’abaddamu nti, “Ddala ddala abali n’awasiza omugole bayinza batya okusiiba, ng’awasizza omugole ali nabo?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Yesu n'abagamba nti, “Abagenyi ba wasizza omugole bayinza batya akusiiba awasizza omugole ng'ali nabo? Bwe baba nga bakyali n'awasizza omugole, tebayinza kusiiba.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Yesu n'abagamba nti Abaana b'obugole bayinza batya akusiiba awasizza omugole ng'ali nabo? mu biro byonna nga bali naye awasizza omugole, tebayinza kusiiba.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Yezu n'abagamba nti: “Ddala abagenyi ku mbaga y'obugole ng'awasizza akyali nabo bayinza okusiiba? Ng'awasizza akyali nabo tebasobola kusiiba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Yesu n'abaddamu nti: “Abayite ku mbaga y'obugole tebayinza butalya, ng'awasizza omugole akyali nabo. Ekiseera kyonna ky'amala nabo, tebasiiba.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

19 Yesu n'abaddamu nti: “Abayite ku mbaga y'obugole tebayinza butalya, ng'awasizza omugole akyali nabo. Ekiseera kyonna ky'amala nabo, tebasiiba.

See the chapter Copy




Makko 2:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements