Online Bible

- Advertisements -




Makko 2:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Yesu bwe yakiwulira n’abagamba nti, “Abalamu tebeetaaga musawo, wabula abalwadde! Sajja kuyita batuukirivu wabula abalina ebibi.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Awo Yesu bwe yakiwulira n'abagamba nti, “Abalamu tebeetaaga musawo, wabula abalwadde. Sajja kuyita batuukirivu wabula abalina ebibi.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Awo Yesu bwe yawulira n'abagamba nti Abalamu tebeetaaga musawo, wabula abalwadde: sajja kuyita batuukirivu wabula abalina ebibi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Yezu bwe yawulira, n'abagamba nti: “Abalamu si be beetaaga omusawo, wabula abalwadde. Abatuukirivu si be najja okuyita, wabula aboonoonyi.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Yesu bwe yawulira kye babuuza, ye yennyini n'abaddamu nti: “Abalamu tebeetaaga musawo, wabula abalwadde. Abalungi si be najja okuyita, wabula aboonoonyi.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

17 Yesu bwe yawulira kye babuuza, ye yennyini n'abaddamu nti: “Abalamu tebeetaaga musawo, wabula abalwadde. Abalungi si be najja okuyita, wabula aboonoonyi.”

See the chapter Copy




Makko 2:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements