Online Bible

- Advertisements -




Makko 2:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Awo Yesu bwe yali mu nnyumba ya Leevi nga bali ku mmere, ng’ali wamu n’abawooza, n’abalina ebibi, n’abayigirizwa be, ng’abantu bangi bamugoberedde,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Awo bwe yali ng'atudde mu nnyumba ya Leevi ng'alya, abawooza bangi n'abalina ebibi baali batudde ne Yesu n'abayigirizwa be: kubanga bangi abaali bamugoberedde.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Awo bwe yali ng'atudde mu nnyumba y'oyo ng'alya, abawooza bangi n'abalina ebibi ne batuula wamu ne Yesu n'abayigirizwa be; kubanga baali bangi, abaagenda naye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Bwe yali atudde mu nnyumba y'oyo okulya, abasolooza b'omusolo bangi n'aboonoonyi nabo ne batuula ne Yezu n'abayigirizwa be, kubanga bangi mu bo baali bamugoberera.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Oluvannyumako, Yesu n'agenda n'abayigirizwa be ewa Leevi ku kijjulo. Abasolooza b'omusolo bangi n'aboonoonyi, nabo ne bagenda naye. Bonna ne batuula ne Yesu okulya.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

15 Oluvannyumako, Yesu n'agenda n'abayigirizwa be ewa Leevi ku kijjulo. Abasolooza b'omusolo bangi n'aboonoonyi, nabo ne bagenda naye. Bonna ne batuula ne Yesu okulya.

See the chapter Copy




Makko 2:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements