Makko 2:14 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Awo bwe yali ng’atambula n’alaba Leevi mutabani wa Alufaayo ng’atudde we yasoloolezanga omusolo, n’amugamba nti, “Ngoberera.” Awo Leevi n’asituka n’amugoberera. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Awo bwe yali ng'atambula ku lubalama, n'alaba Leevi omwana wa Alufaayo ng'atudde we yasoloolezanga omusolo, n'amugamba nti, “ Ngoberera.” N'agolokoka n'amugoberera. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Awo bwe yali ng'ayita, n'alaba Leevi omwana wa Alufaayo ng'atudde mu ggwoolezo, n'amugamba nti Yita nange. N'agolokoka n'ayita naye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Naye yali ayita, n'alaba Leevi, mutabani wa Alufayo; yali atudde mu ggwoolezo, n'amugamba nti: “Ngoberera.” N'asituka n'amugoberera. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Bwe yali ng'atambula, n'alaba Leevi, omusolooza w'omusolo. Yesu n'amugamba nti: “Jjangu oyitenga nange.” Ne Leevi n'asituka n'amugoberera. See the chapterLuganda Bible 200314 Bwe yali ng'atambula, n'alaba Leevi, omusolooza w'omusolo. Yesu n'amugamba nti: “Jjangu oyitenga nange.” Ne Leevi n'asituka n'amugoberera. See the chapter |