Luusi 3:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Awo Bowaazi bwe yamala okulya n’okunywa, era nga musanyufu, n’agenda n’agalamira ku mabbali g’entuumo ye ŋŋaano. Luusi naye n’asooba mpola mpola, n’abikkula ku bigere bye, n’agalamira awo kumpi naye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Awo Bowaazi bwe yamala okulya n'okunywa, omutima gwe nga gusanyuse, n'agenda ku mabbali g'entuumo y'eŋŋaano n'agalamira yeebake. Awo Luusi najja ng'asooba n'abikkula ku bigere bya Bowaazi naye n'agalamira awo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Awo Bowaazi bwe yamala okulya n'okunywa, omutima gwe nga gusanyuse, n'agenda okugalamira ku mabbali g'entuumo y'eŋŋaano: n'ajja ng'asooba, n'abikkula ku bigere bye, n'agalamira. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Bowazi bwe yamala okulya n'okunywa, ng'acamuseemu, n'agenda yeebaka eri egguuliro gye likoma kumpi n'entuumu z'emiganda. Ruusi n'asooba mpola n'amubikkula ebigere, ne yeebaka awo. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Bowaazi bwe yamala okulya n'okunywa, n'aba musanyufu, n'agenda okugalamirako ku mabbali g'entuumu ya bbaale, ne yeebaka otulo. Ruusi n'ajja ng'asooba, n'abikkula ku bigere bya Bowaazi, n'agalamira. See the chapterLuganda Bible 20037 Bowaazi bwe yamala okulya n'okunywa, n'aba musanyufu, n'agenda okugalamirako ku mabbali g'entuumu ya bbaale, ne yeebaka otulo. Ruusi n'ajja ng'asooba, n'abikkula ku bigere bya Bowaazi, n'agalamira. See the chapter |