Online Bible

- Advertisements -




Luusi 3:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Oluvannyuma ng’agalamiddeko wansi, weetegereze ekifo w’agalamidde, ogende obikkule ku bigere bye emirannamiro, naawe ogalamire awo; anaakubuulira eky’okukola.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Awo olunaatuuka bw'anaagalamira n'eyeebaka, wekkaanye ekifo wagalamide, naawe onoyingira n'obikkula ku bigere bye, n'ogalamira awo; naye anaakubuulira bw'onookola.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Awo olunaatuuka bw'anaagalamira, wekkaanye ekifo mw'anaagalamira, naawe n'oyingira n'obikkula ebigere bye, n'ogalamira; naye anaakubuulira bw'onookola.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Bw'anaaba agenze okwebaka, wekkaanye ekifo we yeebase; oluvannyuma ojja kugenda obikkule ebigere bye, weebake, ye anaakubuulira eky'okukola.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Wekkaanye ekifo w'anaagalamira. Bw'anaaba yeebase, ogende obikkule ku bigere bye, ogalamire awo. Olwo ye, anaakubuulira eky'okukola.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 Wekkaanye ekifo w'anaagalamira. Bw'anaaba yeebase, ogende obikkule ku bigere bye, ogalamire awo. Olwo ye, anaakubuulira eky'okukola.”

See the chapter Copy




Luusi 3:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements