Luusi 2:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Atwegayiridde alondelonde abakunguzi we bayise mu binywa, era asiibye akola okuva obw’enkya okutuusa essaawa eno, okuggyako akabanga akatono ke yawumuddemu.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Atugambye nti, ‘Mbeegayiridde, nnonde, era nkuŋŋaanye abakunguzi we bayise mu binywa;’ awo n'ajja, era asiibye wano obw'enkya okutuusa kaakano, wabula ng'ayingiddeko mu nnyumba katono.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 n'ayogera nti Nnonde, mbeegayiridde, nkuŋŋaanye abakunguzi we bayise mu binywa: awo n'ajja, era asiibye wano obw'enkya okutuusa kaakano, wabula ng'ayingiddeko mu nnyumba katono. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Yasabye nti: ‘Munzikirize nnonderere, nkuŋŋaanye mu binywa nga ngoberera abakesa mwe baba bayise.’ Yazze era obwedda akola okuva ku makya n'okutuusa kati, nga tawumuddeemu n'akatono.” See the chapterLuganda DC Bible 20037 Yansabye mmukkirize okukuŋŋaanya ebirimba bya bbaale, omwo abakunguzi mwe bamaze okusiba ebinywa. Awo n'ajja, era asiibye wano ng'akola okuva ku makya, era kati kyajje awummuleko katono mu kasiisira.” See the chapterLuganda Bible 20037 Yansabye mmukkirize okukuŋŋaanya ebirimba bya bbaale, omwo abakunguzi mwe bamaze okusiba ebinywa. Awo n'ajja, era asiibye wano ng'akola okuva ku makya, era kati kyajje awummuleko katono mu kasiisira.” See the chapter |