Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Mu kiseera kye kimu Bowaazi n’atuuka okuva e Besirekemu, n’agamba abakunguzi be nti, “Mukama Katonda abeere nammwe.” Nabo ne bamuddamu nti, “Naawe Mukama Katonda akuwe omukisa.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Era, laba, Bowaazi n'ava e Besirekemu n'agamba abakunguzi nti, “Mukama abeere nammwe.” Ne bamuddamu nti, “Mukama akuwe omukisa.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Era, laba, Bowaazi n'ava e Besirekemu n'agamba abakunguzi nti Mukama abeere nammwe. Ne bamuddamu nti Mukama akuwe omukisa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Ate mu kadde ako Bowazi naye n'atuuka ng'ava e Beteleemu, n'alamusa abakesa nti: “Omukama abeere nammwe.” Nabo ne bamwanukula nti: “Omukama akuwe omukisa.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Awo ne Bowaazi yennyini n'ava e Betilehemu, n'alamusa abakunguzi nti: “Mukama abeere nammwe.” Ne bamuddamu nti: “Mukama akuwe omukisa.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 Awo ne Bowaazi yennyini n'ava e Betilehemu, n'alamusa abakunguzi nti: “Mukama abeere nammwe.” Ne bamuddamu nti: “Mukama akuwe omukisa.”

See the chapter Copy




Luusi 2:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements