Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Amangwago, n’agenda, n’atandika okulonda mu nnimiro abakunguzi we bayise. Awo ne yesanga ng’atuuse mu nnimiro ya Bowaazi, ow’omu kika kya Erimereki.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 N'agenda, n'ajja n'alonda mu nnimiro abakunguzi we bayise; era olwatuuka n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi, eyali ow'omu kika kya Erimereki.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 N'agenda, n'ajja n'alonda mu nnimiro abakunguzi we bayise: era olwatuuka n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi, eyali ow'omu kika kya Erimereki.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 N'agenda, n'alonderera ebirimba abakesa mwe baabanga bayise. Kazzi ennimiro gye yeesangamu nga nnyiniyo ye Bowazi ow'omu kika kya Elimeleki.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Awo Ruusi n'agenda, n'atuuka mu nnimiro, n'alonda ebirimba bya bbaale, abakunguzi bye baalekamu. Awo n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi ow'omu nnyumba ya Elimeleki.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 Awo Ruusi n'agenda, n'atuuka mu nnimiro, n'alonda ebirimba bya bbaale, abakunguzi bye baalekamu. Awo n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi ow'omu nnyumba ya Elimeleki.

See the chapter Copy




Luusi 2:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements