Luusi 2:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Awo Luusi n’abeeranga kumpi n’abaweereza ba Bowaazi ng’alonda okutuusa amakungula ga sayiri n’eŋŋaano bwe gaggwa, n’abeeranga wamu ne nnyazaala we. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Awo Luusi n'abeeranga kumpi n'abazaana ba Bowaazi okulondanga okutuusa bwe baamala amakungula ga sayiri n'amakungula g'eŋŋaano; n'eyeyongera okubeera ne nnyazaala we. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Awo n'abeeranga kumpi n'abazaana ba Bowaazi okulondanga okutuusa bwe baamala amakungula ga sayiri n'amakungula g'eŋŋaano; n'atuula ne nnyazaala we. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 Bw'atyo Ruusi n'asigala ne bawala ba Bowazi okulonderera okutuusa eŋŋano ne sayiri byonna nga bimaze okukungulibwa; kyokka yabeeranga wa nnyazaala we. See the chapterLuganda DC Bible 200323 Awo Ruusi n'akolanga n'abo okulonda, okutuusa amakungula ga bbaale n'ag'eŋŋaano lwe gaggwa. Era n'ayongera okubeeranga ne nnyazaala we. See the chapterLuganda Bible 200323 Awo Ruusi n'akolanga n'abo okulonda, okutuusa amakungula ga bbaale n'ag'eŋŋaano lwe gaggwa. Era n'ayongera okubeeranga ne nnyazaala we. See the chapter |