Luusi 2:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Nnyazaala we yasanyuka nnyo, era n’amubuuza nti, “Wakoze mu nnimiro y’ani leero? Aweebwe omukisa oyo akukwatiddwa ekisa!” Awo Luusi n’abuulira nnyazaala we nannyini nnimiro mwe yakoze, n’erinnya ly’omwami nga ye Bowaazi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Awo nnyazaala we n'amubuuza nti, “Olonze wa leero era okoze wa emirimu? Aweebwe omukisa oyo akusizaako omwoyo.” Luusi n'ategeeza nnyazaala we nti, “Leero nkoze mu nnimiro y'omusajja ayitibwa Bowaazi.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Awo nnyazaala we n'amugamba nti Olonze wa leero? era okoze wa emirimu? aweebwe omukisa oyo akwekkaanyizza. N'ategeeza nnyazaala we oyo bwe yali gw'akoze naye, n'ayogera nti Omusajja gwe nkoze naye leero erinnya lye Bowaazi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Nnyazaala we n'amugamba nti: “Leero wakuŋŋaanyizza wa? Wakoledde wa? Aweebwe omukisa oyo eyakufuddeko.” N'abuulira nnyazaala we ew'oyo gye yakoledde, n'amugamba nti: “Erinnya ly'omusajja gwe nkoze naye ye Bowazi.” See the chapterLuganda DC Bible 200319 Nnyazaala we n'amubuuza nti: “Olonze wa olwaleero? Okoze wa? Mukama awe omukisa oyo akutaddeko omwoyo.” Awo Ruusi n'ategeeza nnyazaala we nti yali akoze mu nnimiro y'omusajja gwe bayita Bowaazi. See the chapterLuganda Bible 200319 Nnyazaala we n'amubuuza nti: “Olonze wa olwaleero? Okoze wa? Mukama awe omukisa oyo akutaddeko omwoyo.” Awo Ruusi n'ategeeza nnyazaala we nti yali akoze mu nnimiro y'omusajja gwe bayita Bowaazi. See the chapter |