Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Awo Luusi n’alonda mu nnimiro okutuuka akawungeezi, oluvannyuma n’awuula ne sayiri gye yali akuŋŋaanyizza, n’aweza nga kilo kkumi na ssatu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Awo n'alonda mu nnimiro okuzibya obudde, n'awuula gye yali alonze, newera nga efa namba eya sayiri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Awo n'alonda mu nnimiro n'azibya obudde: n'awuula ze yali alonze, ne ziba nga efa eya sayiri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Ruusi n'alonderera mu nnimiro okutuusa akawungeezi. Bye yakuŋŋaanya n'abiwuula; sayiri gwe yaggyamu n'aweza ng'efa nnamba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Ruusi n'alonda ebirimba mu nnimiro okuzibya obudde. Bwe yabiwuula, n'afunamu bbaale ajjuza ekisero ekinene.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

17 Ruusi n'alonda ebirimba mu nnimiro okuzibya obudde. Bwe yabiwuula, n'afunamu bbaale ajjuza ekisero ekinene.

See the chapter Copy




Luusi 2:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements