Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:14 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Ekiseera ekyokulya bwe kyatuuka, Bowaazi n’agamba Luusi nti, “Jjangu okoze omugaati gwo mu wayini akatuuse.” Awo Luusi bwe yatuula wansi, Bowaazi n’amuwa sayiri ensiike, n’alya, n’akkuta, n’emulemera nawo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Awo ekiseera eky'okulya bwe kyatuuka, Bowaazi n'agamba Luusi nti, “Jjangu olye ku mmere okoze ne mu mwenge omukaatuufu.” Luusi n'atuula wamu n'abakunguzi, ne bamuwa sayiri ensiike, n'alya n'akkuta n'alemwa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Awo obudde bwe bwatuuka okulya Bowaazi n'amugamba nti Jjangu olye ku mmere okoze ennoga yo omwenge omukaatuufu. N'atuula ku mabbali g'abakunguzi: ne bamuwa sayiri ensiike, n'alya n'akkuta n'alemwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Obudde obw'okulya bwe bwatuuka, Bowazi n'amugamba nti: “Jjangu wano, funa ku kagaati, okoze ne mu nkaatu.” Ruusi n'atuula awo ku lusegere lw'abakesa, n'amuweereza empeke ensiike, n'alya, n'akkuta n'alemwa n'okulemwa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Awo obudde obw'okulya bwe bwatuuka, Bowaazi n'agamba Ruusi nti: “Jjangu olye ku mmere, okoze ne mu nva.” Ruusi n'atuula wamu n'abakunguzi. Bowaazi n'amuweereza bbaale omusiike. Ruusi n'alya n'akkuta, era n'alemerwawo.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

14 Awo obudde obw'okulya bwe bwatuuka, Bowaazi n'agamba Ruusi nti: “Jjangu olye ku mmere, okoze ne mu nva.” Ruusi n'atuula wamu n'abakunguzi. Bowaazi n'amuweereza bbaale omusiike. Ruusi n'alya n'akkuta, era n'alemerwawo.

See the chapter Copy




Luusi 2:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements