Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Awo Luusi bwe yawulira ebyo, n’avuunama ku ttaka, ng’agamba nti, “Ng’ondaze ekisa mu maaso go, n’onfaako nze, munnaggwanga.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Awo Luusi n'avuunama amaaso ge, n'akutama, n'amugamba nti, “Kiki ekindabizza ekisa mu maaso go, ggwe okunnekkaanya nze kubanga ndi munnaggwanga?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Awo n'avuunama amaaso ge, n'akutama, n'amugamba nti Kiki ekindabizza ekisa mu maaso go, ggwe okunnekkaanya nze kubanga ndi munnaggwanga?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Ruusi n'agwa nga yeevuunise ku maaso ge, n'avunnama ku ttaka, n'amugamba nti: “Kinviiridde ku ki nze okusanga ekisa mu maaso go n'onfaako, nze omukazi omugwira?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Ruusi n'avuunama ng'obwenyi bwe butuukidde ddala ku ttaka, n'agamba Bowaazi nti: “Kivudde ku ki ggwe okunteekako omwoyo, n'okunkwatirwa ekisa, nze omugwira?”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

10 Ruusi n'avuunama ng'obwenyi bwe butuukidde ddala ku ttaka, n'agamba Bowaazi nti: “Kivudde ku ki ggwe okunteekako omwoyo, n'okunkwatirwa ekisa, nze omugwira?”

See the chapter Copy




Luusi 2:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements