Online Bible

- Advertisements -




Lukka 3:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Kyeyava agamba abantu abajjanga gy’ali okubatizibwa nti, “Mmwe abaana b’emisota, ani eyabalabula okudduka obusungu obugenda okujja?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Awo Yokaana n'agamba ebibiina ebyafulumanga okujja gyali okubatizibwa nti, “ Mmwe abaana b'emisota, ani eyabalabula okudduka obusungu obugenda okujja?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Awo n'agamba ebibiina ebyafulumanga okubatizibwa ye nti Mmwe abaana b'emisota, ani eyabalabula okudduka obusungu obugenda okujja?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 N'agamba ebibiina by'abantu abajjanga gy'ali okubatizibwa nti: “Mmwe abaana b'amasalambwa, ani abalabudde okudduka obusungu obugenda okujja?

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Abantu bangi nnyo baagendanga eri Yowanne ababatize, ye n'abagamba nti: “Mmwe abaana b'emisota egy'obusagwa, ani abalabudde nti eno y'engeri ey'okudduka obusungu bwa Katonda obugenda okujja?

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 Abantu bangi nnyo baagendanga eri Yowanne ababatize, ye n'abagamba nti: “Mmwe abaana b'emisota egy'obusagwa, ani abalabudde nti eno y'engeri ey'okudduka obusungu bwa Katonda obugenda okujja?

See the chapter Copy




Lukka 3:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements