Lukka 3:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Yesu yali awezezza emyaka ng’amakumi asatu bwe yatandika omulimu gwe. Yesu nga bwe kyalowoozebwa, yali mwana wa Yusufu: ne Yusufu nga mwana wa Eri, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Era Yesu yennyini, yatandika okuyigiriza, ng'aweza emyaka ng'asatu (30), era nga bwe yalowoozebwa nga ye mwana wa Yusufu, mwana wa Eri, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Era Yesu yennyini, bwe yasooka okuyigiriza, yali yaakamala emyaka ng'amakumi asatu nga ye mwana (nga bwe yalowoozebwa) owa Yusufu, mwana wa Eri, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 Yezu bwe yatandika okuyigiriza yali nga wa myaka asatu egy'obukulu, nga mutabani wa Yozefu (nga bwe baalowoozanga), mutabani wa Eli, See the chapterLuganda DC Bible 200323 Yesu yatandika omulimu gwe ogw'okuyigiriza, ng'aweza emyaka ng'amakumi asatu, abantu nga bamuyita mutabani wa Yosefu. Yosefu ono yali mutabani wa Eli, See the chapterLuganda Bible 200323 Yesu yatandika omulimu gwe ogw'okuyigiriza, ng'aweza emyaka ng'amakumi asatu, abantu nga bamuyita mutabani wa Yosefu. Yosefu ono yali mutabani wa Eli, See the chapter |