Online Bible

- Advertisements -




Lukka 3:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Mwoyo Mutukuvu n’amukkako mu kifaananyi eky’ejjiba. Eddoboozi ne liva mu ggulu ne ligamba nti, “Ggwe Mwana wange omwagalwa gwe nsanyukira ennyo.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Omwoyo Omutukuvu n'akka ku ye mu kifaananyi eky'omubiri ng'ejjiba, n'eddoboozi ne lifuluma mu ggulu nga ligamba nti, “ Ggwe mwana wange omwagalwa; nkusanyukira nnyo.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Omwoyo Omutukuvu n'akka ku ye mu kifaananyi eky'omubiri ng'ejjiba, n'eddoboozi ne lifuluma mu ggulu nti Ggwe mwana wange omwagalwa; nkusanyukira nnyo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Mwoyo Mutuukirivu n'akka ku ye mu kifaananyi ekirabika, ng'ali ng'enjiibwa. Eddoboozi ne liva mu ggulu nti: “Ggwe mwana wange omwagalwa, nkwesiimiramu.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 era Mwoyo Mutuukirivu, ng'afaananira ddala ejjiba, n'akka ku ye. Era eddoboozi ne liva mu ggulu, ne ligamba nti: “Ggwe Mwana wange omwagalwa, era gwe nsiimira ddala.” 9:35

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

22 era Mwoyo Mutuukirivu, ng'afaananira ddala ejjiba, n'akka ku ye. Era eddoboozi ne liva mu ggulu, ne ligamba nti: “Ggwe Mwana wange omwagalwa, era gwe nsiimira ddala.” 9:35

See the chapter Copy




Lukka 3:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements