Lukka 3:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Yokaana n’addamu bonna ng’agamba nti, “Nze mbabatiza na mazzi, naye waliwo ajja, alina obuyinza okunsinga, n’okusaanira sisaanira na kusumulula lukoba lwa ngatto ze. Oyo alibabatiza n’omuliro ne Mwoyo Mutukuvu; See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Yokaana n'addamu n'agamba bonna nti, “ Mazima nze mbabatiza n'amazzi; naye ajja y'ansinga amaanyi, so nange sisaanira kusumulula buguwa bwa ngatto ze: ye alibabatiza n'Omwoyo Omutukuvu n'omuliro. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Yokaana n'addamu n'agamba bonna nti Mazima nze mbabatiza n'amazzi; naye ajja y'ansinga amaanyi, so nange sisaanira kusumulula lukoba lwa ngatto ze: ye alibabatiza n'Omwoyo Omutukuvu n'omuliro: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Yowanna n'ayanukula bonna n'abagamba nti: “Weewaawo nze mbatiza na mazzi, naye wajja kujjayo ansinga amaanyi; gwe sisaanira na kusumulula lukoba lwa ngatto ze; oyo alibabatiza ne Mwoyo Mutuukirivu n'omuliro. See the chapterLuganda DC Bible 200316 Yowanne n'ategeeza bonna nti: “Nze mbabatiza na mazzi, naye waliwo ansinga obuyinza ajja okujja, gwe sisaanira na kusumulula buguwa bwa ngatto ze. Ye, alibabatiza na Mwoyo Mutuukirivu era na muliro. See the chapterLuganda Bible 200316 Yowanne n'ategeeza bonna nti: “Nze mbabatiza na mazzi, naye waliwo ansinga obuyinza ajja okujja, gwe sisaanira na kusumulula buguwa bwa ngatto ze. Ye, alibabatiza na Mwoyo Mutuukirivu era na muliro. See the chapter |