Lukka 2:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Awo malayika wa Mukama n’abalabikira, ne waakaayakana n’ekitiibwa kya Mukama, ne batya nnyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Awo malayika wa Mukama n'ayimirira we baali, n'ekitiibwa kya Mukama ne kibeetooloola nga kimasamasa, ne batya nnyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Awo malayika wa Mukama n'ayimirira we baali, n'ekitiibwa kya Mukama ne kibeetooloola nga kimasamasa, ne batya nnyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Awo malayika w'Omukama n'abalabikira; ekitangaala kya Katonda ne kibabuna, ne bajjula okutya. See the chapterLuganda DC Bible 20039 Awo malayika wa Mukama n'abalabikira, n'ekitiibwa kya Mukama ne kyakaayakana okubeetooloola. Ne batya nnyo! See the chapterLuganda Bible 20039 Awo malayika wa Mukama n'abalabikira, n'ekitiibwa kya Mukama ne kyakaayakana okubeetooloola. Ne batya nnyo! See the chapter |