Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 N’azaala omwana we omubereberye omulenzi, n’amubikka mu bugoye, n’amuzazika mu lutiba ente mwe ziriira, kubanga tebaafuna kifo mu nnyumba y’abagenyi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 N'azaala omwana we omubereberye; n'amubikka mu ngoye ez'obwana obuwere n'amuzazika mu kisibo, kubanga tebaafuna kifo mu kisulo ky'abagenyi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 N'azaala omwana we omubereberye; n'amubikka mu ngoye ez'obwana obuwere n'amuzazika mu kisibo, kubanga tebaalaba bbanga mu kisulo ky'abagenyi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 N'azaala omwana we omuggulanda wa bulenzi, n'amuzingazinga mu bugoye, n'amuzazika mu mmanvu; kubanga baali tebafunye kifo mu nnyumba y'abatambuze.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 N'azaala omwana we omuggulanda, wa bulenzi, n'amubikka mu bugoye, n'amuzazika mu mmanvu ebisolo mwe biriira, kubanga mu nnyumba y'abagenyi tebaafunamu kifo.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 N'azaala omwana we omuggulanda, wa bulenzi, n'amubikka mu bugoye, n'amuzazika mu mmanvu ebisolo mwe biriira, kubanga mu nnyumba y'abagenyi tebaafunamu kifo.

See the chapter Copy




Lukka 2:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements