Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:48 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

48 Awo bazadde be bwe baamulaba ne beewuunya nnyo, nnyina n’amugamba nti, “Mwana waffe otukoze ki kino? Kitaawo nange tweraliikiridde nnyo nga tukunoonya!”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

48 Awo bwe baamulaba ne basamaalirira: nnyina n'amugamba nti, “ Mwana wange, lwaki otukoze bw'otyo? laba, kitaawo nange twakunoonya nga tunakuwadde.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

48 Awo bwe baamulaba ne basamaalirira: nnyina n'amugamba nti Mwana wange, kiki ekitukozezza ggwe bw'otyo? laba, kitaawo nange twakunoonya nga tunakuwadde.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

48 Bwe baamulaba, ne bawuniikirira; nnyina n'amugamba nti: “Mwana wange, ekyatukoza otyo kiki? Kale laba kitaawo nange tubadde tukunoonya nga tuli beeraliikirivu.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

48 Bazadde be bwe baamulaba, ne bawuniikirira. Nnyina n'amugamba nti: “Mwana wange, lwaki otukoze bw'oti? Kitaawo nange tubadde tukunoonya nga tweraliikirira.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

48 Bazadde be bwe baamulaba, ne bawuniikirira. Nnyina n'amugamba nti: “Mwana wange, lwaki otukoze bw'oti? Kitaawo nange tubadde tukunoonya nga tweraliikirira.”

See the chapter Copy




Lukka 2:48

Follow us:

Advertisements


Advertisements