Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Awo Yusufu n’ava e Nazaaleesi eky’e Ggaliraaya, n’agenda mu kibuga kya Dawudi ekiyitibwa Besirekemu eky’e Buyudaaya, kubanga yali wa mu kika kya Dawudi,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Ne Yusufu n'ava e Nazaaleesi mu kibuga eky'e Ggaliraaya, n'agenda e Buyudaaya, mu kibuga kya Dawudi, ekiyitibwa Besirekemu kubanga yali wa mu nnyumba era wa mu kika kya Dawudi,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Ne Yusufu n'ava e Nazaaleesi mu kibuga eky'e Ggaliraaya, n'alinnya e Buyudaaya, okugenda mu kibuga kya Dawudi, ekiyitibwa Besirekemu kubanga yali wa mu nnyumba era wa mu kika kya Dawudi,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Ne Yozefu n'ava e Galilaaya, mu kibuga ky'e Nazareti, n'ayambuka mu Buyudaaya, mu kibuga kya Dawudi kye bayita Beteleemu, kubanga yali wa mu nnyumba ya Dawudi na wa mu lunyiriri lwe;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Ne Yosefu n'ava mu kibuga Nazaareeti, eky'omu Galilaaya, n'agenda mu Buyudaaya, mu kibuga Dawudi kye yazaalibwamu, ekiyitibwa Betilehemu, kubanga Yosefu yali muzzukulu wa Dawudi.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 Ne Yosefu n'ava mu kibuga Nazaareeti, eky'omu Galilaaya, n'agenda mu Buyudaaya, mu kibuga Dawudi kye yazaalibwamu, ekiyitibwa Betilehemu, kubanga Yosefu yali muzzukulu wa Dawudi.

See the chapter Copy




Lukka 2:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements