Lukka 2:39 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya39 Awo bakadde ba Yesu bwe baamala okutuukiriza byonna ng’amateeka ga Mukama bwe galagira, ne baddayo e Nazaaleesi eky’omu Ggaliraaya. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI39 Awo bwe baamala okutuukiriza byonna ebiri mu mateeka ga Mukama, ne baddayo e Ggaliraaya, mu kibuga ky'ewaabwe e Nazaaleesi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya39 Awo bwe baamala okutuukiriza byonna ebiri mu mateeka ga Mukama, ne baddayo e Ggaliraaya, mu kibuga ky'ewaabwe e Nazaaleesi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU39 Bwe baamala okutuukiriza byonna nga bwe biri mu tteeka ly'Omukama, ne baddayo e Galilaaya mu kibuga kyabwe Nazareti. See the chapterLuganda DC Bible 200339 Bwe baamala okutuukiriza byonna ebiragirwa mu tteeka lya Mukama, ne baddayo e Galilaaya mu kibuga ky'ewaabwe, e Nazaareeti. See the chapterLuganda Bible 200339 Bwe baamala okutuukiriza byonna ebiragirwa mu tteeka lya Mukama, ne baddayo e Galilaaya mu kibuga ky'ewaabwe, e Nazaareeti. See the chapter |