Online Bible

- Advertisements -

Lukka 2:38 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

38 Awo Ana mu kiseera ekyo yali ayimiridde okumpi ne Maliyamu ne Yusufu, naye n’atandika okutendereza Katonda ng’amwogerako eri abo bonna abaali balindirira okununulibwa kwa Yerusaalemi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

38 Oyo bwe yajja mu kiseera ekyo ne yeebaza Katonda, n'abuulira ebigambo bye eri bonna abaali balindirira okununulibwa kwa Yerusaalemi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

38 Oyo bwe yajja mu kiseera ekyo ne yeebaza Katonda, n'abuulira ebigambo bye eri bonna abaali balindirira okununulibwa kwa Yerusaalemi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

38 Naye n'atuukira ddala mu kaseera ako kennyini, ne yeebaza Katonda, n'ayogera ku mwana oyo eri abantu bonna abaali basuubira okununulibwa kwa Yeruzaalemu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

38 Awo n'atuuka mu kiseera ekyo kyennyini, n'atendereza Katonda. Era abo bonna abaali balindirira okununulwa kwa Yerusaalemu, n'ababuulira ebifa ku mwana ono.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

38 Awo n'atuuka mu kiseera ekyo kyennyini, n'atendereza Katonda. Era abo bonna abaali balindirira okununulwa kwa Yerusaalemu, n'ababuulira ebifa ku mwana ono.

See the chapter Copy

Lukka 2:38

Follow us:

Advertisements

Advertisements