Lukka 2:37 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya37 n’asigala nga nnamwandu. Mu kiseera kino yali yaakamala emyaka kinaana mu ena, era teyavanga mu Yeekaalu ng’asiiba n’okwegayiriranga Katonda emisana n’ekiro. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI37 naye yali nnamwandu nga yaakamala emyaka kinaana mu ena (84), era teyavanga mu Yeekaalu, ng'asinza n'okusiibanga n'okwegayiriranga ekiro n'emisana. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya37 naye yali nnamwandu nga yaakamala emyaka kinaana mu ena), ataavanga mu yeekaalu, ng'asinza n'okusiibanga n'okwegayiriranga ekiro n'emisana. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU37 n'aba nnamwandu okutuusa ku myaka kinaana mu ena. Teyavanga mu Kiggwa, ng'asiiba, yeegayirira n'okuweereza emisana n'ekiro. See the chapterLuganda DC Bible 200337 Okuva olwo yali yaakamala emyaka kinaana mu ena nga nnamwandu. Teyavanga mu Ssinzizo. Emisana n'ekiro yabeeranga mu kuweereza Katonda na mu kumwegayirira, era ng'asiiba. See the chapterLuganda Bible 200337 Okuva olwo yali yaakamala emyaka kinaana mu ena nga nnamwandu. Teyavanga mu Ssinzizo. Emisana n'ekiro yabeeranga mu kuweereza Katonda na mu kumwegayirira, era ng'asiiba. See the chapter |