Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:36 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

36 Waaliwo nnabbi omukazi, ayitibwa Ana, muwala wa Fanweri, ow’omu kika kya Aseri, era nga mukadde nnyo, eyafumbirwa nga muwala muto n’amala ne bba emyaka musanvu gyokka, bba n’afa,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

36 Awo waaliwo Ana, nnabbi omukazi, omuwala wa Fanweri, ow'omu kika kya Aseri era yali mukazi mukadde, yafumbirwa nga muwala muto, n'abeera ne bba emyaka musanvu,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

36 Awo waaliwo Ana, nnabbi omukazi, omuwala wa Fanweri, ow'omu kika kya Aseri (yali yaakamala emyaka mingi, yabeera ne bba emyaka musanvu okuva mu buto bwe,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

36 Era waaliwo ne Anna omulanzi omukazi, muwala wa Fanuweli, ow'omu kika kya Aseri; yali ayise mu myaka. Yamala ne bba emyaka musanvu okuva ku bubeererevu bwe,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

36 Era waaliwo omulanzi, omukazi erinnya lye Anna, muwala wa Fanuweli, ow'omu Kika kya Aseeri. Yali mukazi mukadde. Yafumbirwa nga muwala muto, n'amala emyaka musanvu mu bufumbo.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

36 Era waaliwo omulanzi, omukazi erinnya lye Anna, muwala wa Fanuweli, ow'omu Kika kya Aseeri. Yali mukazi mukadde. Yafumbirwa nga muwala muto, n'amala emyaka musanvu mu bufumbo.

See the chapter Copy




Lukka 2:36

Follow us:

Advertisements


Advertisements