Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:27 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Mwoyo Mutukuvu n’amuluŋŋamya okujja mu Yeekaalu. Maliyamu ne Yusufu bwe baaleeta Omwana Yesu okumuwaayo eri Mukama ng’amateeka bwe galagira, ne Simyoni naye yaliwo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Awo Simyoni n'ajjira mu Mwoyo mu Yeekaalu: abakadde bwe baayingiza omwana Yesu mu Yeekaalu okumukola nga bw'eri empisa y'amateeka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 N'ajjira mu Mwoyo mu yeekaalu: abakadde be bwe baayingiza omwana Yesu okumukola nga bw'eri empisa y'amateeka,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

27 N'ajja mu Kiggwa ng'afuuyiriddwa Mwoyo Mutuukirivu. Abazadde bwe baali bayingiza omwana mu Kiggwa, balyoke bamukole ng'empisa ey'etteeka bwe yali,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

27 Awo Simyoni n'ajja mu Ssinzizo, nga Mwoyo Mutuukirivu ye amugambye. Abazadde bwe baatuusa omwana Yesu mu Ssinzizo okutuukiriza etteeka,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

27 Awo Simyoni n'ajja mu Ssinzizo, nga Mwoyo Mutuukirivu ye amugambye. Abazadde bwe baatuusa omwana Yesu mu Ssinzizo okutuukiriza etteeka,

See the chapter Copy




Lukka 2:27

Follow us:

Advertisements


Advertisements