Online Bible

- Advertisements -

Lukka 2:24 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 Era mu kiseera kye kimu bakadde ba Yesu ne bawaayo ssaddaaka amateeka nga bwe galagira okuwaayo amayiba abiri oba enjiibwa bbiri.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 n'okuwaayo ssaddaaka nga bwe kyayogerwa mu mateeka ga Mukama, bukaamukuukulu bubiri, oba obuyiba obuto bubiri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 n'okuwaayo ssaddaaka nga bwe kyayogerwa mu mateeka ga Mukama, bukaamukuukulu bubiri, oba obuyiba obuto bubiri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

24 n'okuwaayo ekitambiro, nga bwe kiri mu tteeka ly'Omukama: amayiba abiri oba obuyiibwa bubiri.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

24 Era baagenda okuwaayo eky'okutambira, ng'etteeka lya Mukama bwe liragira: enjiibwa bbiri oba amayiba amato abiri.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

24 Era baagenda okuwaayo eky'okutambira, ng'etteeka lya Mukama bwe liragira: enjiibwa bbiri oba amayiba amato abiri.

See the chapter Copy

Lukka 2:24

Follow us:

Advertisements

Advertisements