Lukka 2:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Kubanga mu mateeka ago, Katonda yalagira nti, “Omwana omubereberye bw’anaabanga omulenzi, anaaweebwangayo eri Mukama.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 nga bwe kyawandiikibwa mu mateeka ga Mukama nti, “ Buli kisajja ekiggulanda kinaayitibwanga kitukuvu eri Mukama.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 (nga bwe kyawandiikibwa mu mateeka ga Mukama nti Buli kisajja ekiggulanda kinaayitibwanga kitukuvu eri Mukama), See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 nga bwe kyawandiikibwa mu tteeka ly'Omukama nti: “Buli kiggulanda ekisajja kinaayitibwanga kitukuvu eri Omukama,” See the chapterLuganda DC Bible 200323 nga bwe kyawandiikibwa mu tteeka lya Mukama nti: “Buli mwana ow'obulenzi omuggulanda, anaawongerwanga Mukama.” See the chapterLuganda Bible 200323 nga bwe kyawandiikibwa mu tteeka lya Mukama nti: “Buli mwana ow'obulenzi omuggulanda, anaawongerwanga Mukama.” See the chapter |