Lukka 2:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Awo abasumba ne baddayo gye balundira ebisibo byabwe, nga bagulumiza era nga batendereza Katonda, olw’ebyo byonna bye baawulira era ne bye baalaba nga bwe baali bategeezeddwa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Awo abasumba ne baddayo, nga bagulumiza nga batendereza Katonda olw'ebigambo byonna bye baawulira, ne bye baalaba, nga bwe byabaabuulirwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Awo abasumba ne baddayo, nga bagulumiza nga batendereza Katonda olw'ebigambo byonna bye baawulira, bye baalaba, nga bwe baabuulirwa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Abasumba ne baddayo nga bagulumiza n'okutendereza Katonda olw'ebyo byonna bye baali balabye ne bye baali bawulidde nga bwe byali bibagambiddwa. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Awo abasumba ne baddayo nga bagulumiza era nga batendereza Katonda, olw'ebyo bye bawulidde, ne bye balabye. Byonna byali ddala nga malayika bwe yali abibabuulidde. See the chapterLuganda Bible 200320 Awo abasumba ne baddayo nga bagulumiza era nga batendereza Katonda, olw'ebyo bye bawulidde, ne bye balabye. Byonna byali ddala nga malayika bwe yali abibabuulidde. See the chapter |