Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Ne bayanguwa ne bagenda, ne balaba Maliyamu ne Yusufu, n’omwana omuwere ng’azazikiddwa mu lutiba lw’ente.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Ne bagenda mangu, ne balaba Malyamu ne Yusufu n'omwana omuwere ng'azazikiddwa mu kisibo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Ne bajja mangu, ne balaba Malyamu ne Yusufu n'omwana omuwere ng'azazikiddwa mu kisibo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Ne bagendayo bunnambiro, ne basanga Mariya ne Yozefu n'Omwana omuwere azazikiddwa mu mmanvu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Ne bagendayo mangu, ne basanga Mariya ne Yosefu, n'omwana omuwere ng'azazikiddwa mu mmanvu ebisolo mwe biriira.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

16 Ne bagendayo mangu, ne basanga Mariya ne Yosefu, n'omwana omuwere ng'azazikiddwa mu mmanvu ebisolo mwe biriira.

See the chapter Copy




Lukka 2:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements