Lukka 2:13 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Amangwago eggye lya bamalayika ab’omu ggulu ne beegatta ne malayika oyo ne batendereza Katonda nga bagamba nti, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Awo amangwago waaliwo ne malayika oyo bangi ab'omu ggye ery'omu ggulu nga batendereza Katonda, nga bagamba nti, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Awo amangu ago waaliwo ne malayika oyo bangi ab'omu ggye ery'omu ggulu nga batendereza Katonda, nga bagamba nti See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 Amangu ago awaali malayika oyo ne wajjawo ekibiina kinene eky'eggye ery'omu ggulu, nga batendereza Katonda, nga bagamba nti: See the chapterLuganda DC Bible 200313 Amangwago awaali malayika oyo, ne wajjawo ne bamalayika abalala bangi ab'omu ggye ery'omu ggulu. Ne batendereza Katonda nga bayimba nti: See the chapterLuganda Bible 200313 Amangwago awaali malayika oyo, ne wajjawo ne bamalayika abalala bangi ab'omu ggye ery'omu ggulu. Ne batendereza Katonda nga bayimba nti: See the chapter |