Lukka 2:12 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Ku kino kwe munaamutegeerera: Mujja kulaba omwana omuwere, ng’abikkiddwa mu ngoye, ng’azazikiddwa mu lutiba lw’ente.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Kano ke kabonero ke munaamutegeererako: munaalaba omwana omuwere ng'abikkiddwa mu ngoye ez'obwana obuwere ng'azazikiddwa mu kisibo.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Kano ke kabonero gye muli; munaalaba omwana omuwere ng'abikkiddwa mu ngoye ez'obwana obuwere ng'azazikiddwa mu kisibo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Kano ke kanaaba akabonero gye muli: munaasanga omwana omuwere, azingiddwazingiddwa mu bugoye, ng'azazikiddwa mu mmanvu.” See the chapterLuganda DC Bible 200312 Kano ke kabonero ke munaamutegeererako: mujja kusanga omwana omuwere abikkiddwa mu bugoye, ng'azazikiddwa mu mmanvu ebisolo mwe biriira.” See the chapterLuganda Bible 200312 Kano ke kabonero ke munaamutegeererako: mujja kusanga omwana omuwere abikkiddwa mu bugoye, ng'azazikiddwa mu mmanvu ebisolo mwe biriira.” See the chapter |