Lukka 2:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Malayika n’abagumya nti, “Temutya, kubanga mbaleetedde amawulire amalungi ag’essanyu eringi, era nga ga bantu bonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Malayika n'abagamba nti, “ Temutya; kubanga, laba, mbaleetera ebigambo ebirungi eby'essanyu eringi eririba eri abantu bonna: See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Malayika n'abagamba nti Temutya; kubanga, laba, mbaleetera ebigambo ebirungi eby'essanyu eringi eririba eri abantu bonna: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Malayika n'abagamba nti: “Muleke kutya, kubanga anti mbaleetera amawulire amalungi ag'essanyu eringi erinaakwata abantu bonna; See the chapterLuganda DC Bible 200310 Naye malayika n'abagamba nti: “Temutya, kubanga mbaleetera amawulire amalungi, ag'essanyu eringi eri abantu bonna. See the chapterLuganda Bible 200310 Naye malayika n'abagamba nti: “Temutya, kubanga mbaleetera amawulire amalungi, ag'essanyu eringi eri abantu bonna. See the chapter |