Lukka 1:38 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya38 Maliyamu n’addamu nti, “Nze ndi muweereza wa Mukama, kibe ku nze nga bw’ogambye.” Malayika n’ava w’ali, n’agenda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI38 Malyamu n'agamba nti, “ Laba, nze ndi muzaana wa Mukama; kibe ku nze nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava gy'ali. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya38 Malyamu n'agamba nti Laba, nze ndi muzaana wa Mukama; kibe ku nze nga bw'ogambye. Awo malayika n'ava gy'ali. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU38 Awo Mariya n'agamba nti: “Nzuuno Omuzaana w'Omukama, kinkolebwe nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava w'ali. See the chapterLuganda DC Bible 200338 Awo Mariya n'agamba nti: “Nzuuno omuzaana wa Mukama; nzikirizza, kibe nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava w'ali, n'agenda. See the chapterLuganda Bible 200338 Awo Mariya n'agamba nti: “Nzuuno omuzaana wa Mukama; nzikirizza, kibe nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava w'ali, n'agenda. See the chapter |