Online Bible

- Advertisements -




Koseya 2:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Tajjukira nga nze namuwanga eŋŋaano, ne wayini n’amafuta, era eyamuwa effeeza ne zaabu bye baakozesanga okuweerezanga Baali.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Kubanga teyamanya nga nze n'amuwanga eŋŋaano n'omwenge n'amafuta, ne mmwongerako ffeeza ne zaabu bye yawangayo mu kusinza Baali.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Kubanga teyamanya nga nze namuwanga eŋŋaano n'omwenge n'amafuta, ne mmwongerako ffeeza ne zaabu bye baaweerezesa Baali.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Kale nno ekkubo lye nzija kulisuulamu emisanvu egy'amaggwa, nzija kumwetoolooza olukomera abulweko w'ayita.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Teyamanya nga nze namuwanga eŋŋaano n'omwenge n'omuzigo, era nga nze namuwanga ffeeza ne zaabu bye yawangayo mu kusinza Baali.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

8 Teyamanya nga nze namuwanga eŋŋaano n'omwenge n'omuzigo, era nga nze namuwanga ffeeza ne zaabu bye yawangayo mu kusinza Baali.

See the chapter Copy




Koseya 2:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements