Koseya 2:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Aligezaako okugoberera baganzi be abakwate, naye talibatuukako, alibanoonya naye talibalaba. Oluvannyuma alyogera nti, “Naagenda eri bba wange eyasooka, kubanga mu biro ebyo nabanga bulungi okusinga bwe ndi kaakano.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Era aligoberera baganzi be, naye talibatuukako; era alibanoonya, naye talibalaba; kale n'alyoka ayogera nti, ‘Nja kuddayo eri baze eyasooka; kubanga mu biro ebyo n'abeeranga bulungi okusinga kaakano.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Era aligoberera baganzi be, naye talibatuukako; era alibanoonya, naye talibalaba; kale n'alyoka ayogera nti Naagenda ne nzirayo eri baze eyasooka; kubanga mu biro ebyo nabanga bulungi okusinga kaakano. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Kuba nnyabwe yakola obwamalaaya, oyo eyabafuna mu lubuto yakola kya nsonyi. Yagamba nti: ‘Nzija kugenda eri baganzi bange, abampa kye endya ne kye nnywa, ebyoya byange eby'endiga n'engoye eza kitaani, omuzigo gwange n'ekyokunywa kyange.’ See the chapterLuganda DC Bible 20037 Aligoberera baganzi be, naye talibatuukako. Alibanoonya, naye talibazuula. Olwo aligamba nti: “Nja kuddayo ewa baze eyasooka, kubanga luli nali bulungi okusinga bwe ndi kaakano.” See the chapterLuganda Bible 20037 Aligoberera baganzi be, naye talibatuukako. Alibanoonya, naye talibazuula. Olwo aligamba nti: “Nja kuddayo ewa baze eyasooka, kubanga luli nali bulungi okusinga bwe ndi kaakano.” See the chapter |