Koseya 2:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 nneme okumwambulira ddala ne mmulekeraawo nga bwe yali ku lunaku kwe yazaalibwa; ne mmufuula ng’eddungu, ne mmulekawo ng’ensi enkalu eteriiko ky’egasa, ne mmussa ennyonta. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 nneme okumwambula, ne muleka bwereere nga bwe yali ku lunaku lwe yazaalirwako, ne mmufuula ng'ensi enkalu ey'eddungu, ne mmussa ennyonta; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 nneme okumwambulira ddala, ne mmuteekawo nga bwe yali ku lunaku kwe yazaalirwa, ne mmufuula ng'eddungu, ne mmuteekawo ng'ensi enkalu, ne mmussa ennyonta; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 “Mugambe baganda bammwe nti: ‘Bantu bange’, ne bannyinammwe nti: ‘Asaasiddwa’. See the chapterLuganda DC Bible 20033 nneme okumwambula, okumuleka obwereere nga bwe yali ku lunaku lwe yazaalirwako, ne mmufuula ng'ensi enkalu ey'eddungu, ne mmussa ennyonta. See the chapterLuganda Bible 20033 nneme okumwambula, okumuleka obwereere nga bwe yali ku lunaku lwe yazaalirwako, ne mmufuula ng'ensi enkalu ey'eddungu, ne mmussa ennyonta. See the chapter |