Online Bible

- Advertisements -




Koseya 2:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 “Ndimwesimbira mu nsi, ndisaasira oyo eyayitibwanga nti, atasaasirwa, era ndigamba abataali bantu bange nti, ‘Bantu bange,’ era nabo balyogera nti, ‘Ggwe Katonda wange.’ ”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 Era ndimwesigira mu nsi; era ndisaasira oyo ataasaasirwa; era ndigamba abo abataali bantu bange nti, ‘Mmwe muli bantu bange,’ nabo balyogera nti,‘ Ggwe oli Katonda wange.’ ”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 Era ndimusiga gye ndi mu nsi; era ndisaasira oyo ataasaasirwa; era ndigamba abo abataali bantu bange nti Mmwe muli bantu bange; nabo balyogera nti Ggwe oli Katonda wange.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

23 “Ku olwo, ndyanukula eggulu,” Omukama y'agamba, “nalyo ne lyanukula ensi;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

23 Nditeeka Abayisirayeli mu nsi eno, era ndisaasira abo abaali batasaasirwa, era abo abaayitibwanga “Abatali bange” ndibagamba nti: “Muli bantu bange”. Nabo baligamba nti: “Oli Katonda waffe.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

23 Nditeeka Abayisirayeli mu nsi eno, era ndisaasira abo abaali batasaasirwa, era abo abaayitibwanga “Abatali bange” ndibagamba nti: “Muli bantu bange”. Nabo baligamba nti: “Oli Katonda waffe.”

See the chapter Copy




Koseya 2:23

Follow us:

Advertisements


Advertisements