Online Bible

- Advertisements -




Koseya 2:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Munenye nnyammwe, mumunenye, kubanga si mukazi wange, so nange siri bba. Aggyewo obukaba obuli mu maaso ge, n’obwenzi obuva wakati w’amabeere ge;

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 “Mwegayirire nnyammwe, mwegayirire, kubanga si mukazi wange, so nange siri bba, nti aggyewo obwenzi bwe okuva mu maaso ge, n'obukaba bwe okuva wakati w'amabeere ge;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Muwoze ne nnyammwe, muwoze: kubanga si mukazi wange, so nange siri bba: era aggyewo obwenzi bwe okuva mu maaso ge, n'obukaba bwe okuva wakati w'amabeere ge;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Abantu ba Yuda n'abantu ba Yisirayeli baliddamu okwegatta; balyessizaawo omukulembeze omu, ne bava mu nsi eyo, kubanga olunaku lwa Yezureeli luliba lukulu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Mwegayirire nnyammwe, wadde nga takyali mukazi wange, era nga nange sikyali bba, mumwegayirire alekeyo obwenzi bwe n'obukaba bwe,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 Mwegayirire nnyammwe, wadde nga takyali mukazi wange, era nga nange sikyali bba, mumwegayirire alekeyo obwenzi bwe n'obukaba bwe,

See the chapter Copy




Koseya 2:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements