Online Bible

- Advertisements -




Koseya 2:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Ku lunaku olwo ndibakolera endagaano n’ensolo ez’omu nsiko n’ennyonyi ez’omu bbanga, n’ebyewalula ku ttaka, era ndiggyawo obusaale, n’ekitala, n’entalo mu nsi, bonna ne batuula mirembe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Awo ku lunaku olwo ndiragaana endagaano n'ensolo ez'omu nsiko n'ennyonyi ez'omu bbanga n'ebintu ebyewalula ku ttaka, biremenga kukola kabi bantu bange. Era ndiggyawo omutego, n'ekitala n'entalo okuva mu nsi, era ndibaleka ne mugalamira mirembe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Awo ku lunaku olwo ndibalagaanira, endagaano n'ensolo ez'omu nsiko n'ennyonyi ez'omu bbanga n'ebintu eby'ettaka ebyewalula: era ndimenya omutego n'ekitala n'olutalo okuva mu nsi, era ndibagalamiza mirembe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Ku olwo,” Omukama y'agamba, “olimpita nti: ‘Baze.’ Toliddamu kumpita nti: ‘Baali wange.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Mu nnaku ezo ndikola endagaano n'ensolo ez'omu ttale n'ebinyonyi era n'ebyewalula, biremenga kukola kabi ku bantu bange. Era ndiggyawo omutego gw'obusaale n'ekitala n'ebyokulwanyisa ebirala byonna mu nsi, ne mbaleka mubeere mirembe.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

18 Mu nnaku ezo ndikola endagaano n'ensolo ez'omu ttale n'ebinyonyi era n'ebyewalula, biremenga kukola kabi ku bantu bange. Era ndiggyawo omutego gw'obusaale n'ekitala n'ebyokulwanyisa ebirala byonna mu nsi, ne mbaleka mubeere mirembe.

See the chapter Copy




Koseya 2:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements