Online Bible

- Advertisements -




Koseya 2:13 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Ndimubonereza olw’ennaku ze yayotereza obubaane eri Babaali, ne yeeyambaza empeta n’ebintu eby’omuwendo ennyo, n’agenda eri baganzi be, naye nze n’aneerabira,” bw’ayogera Mukama.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Era ndimubonereza olw'ennaku z'embaga za Baali, ze yayotererezangamu obubaane; ne yeeyonja n'empeta ze ez'omu matu n'eby'obuyonjo bwe n'agoberera baganzi be,” bw'ayogera Mukama.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Era ndimubonereza olw'ennaku za Babaali be yayoterezanga obubaane; bwe yeeyonja n'empeta ze ez'omu matu n'eby'obuyonjo bwe n'agoberera baganzi be, ne yeerabira nze, bw'ayogera Mukama.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Nzija kukomya okujaguza kwe: okw'embaga enkulu, Okuboneka kw'Omwezi, Sabbaato n'embaga ze enkulu eziragiddwa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Ndimubonereza olw'ekiseera kye yamala ng'anneerabidde, ng'ayotereza Baali obubaane era nga yeewoomya n'empeta ez'omu matu n'ebyobuyonjo, n'agenda ne baganzi be. Mukama ye ayogedde.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

13 Ndimubonereza olw'ekiseera kye yamala ng'anneerabidde, ng'ayotereza Baali obubaane era nga yeewoomya n'empeta ez'omu matu n'ebyobuyonjo, n'agenda ne baganzi be. Mukama ye ayogedde.

See the chapter Copy




Koseya 2:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements