Online Bible

- Advertisements -




Koseya 2:12 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Ndizikiriza emizabbibu gye n’emitiini gye, gye yayogerako nti, ‘Guno gwe musaala baganzi bange gwe bansasula.’ Ndibizisa, era n’ensolo ez’omu nsiko ziribyonoona.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Era ndizisa emizabbibu gye n'emitiini gye, gye yayogerako nti, Gino ye mpeera yange baganzi bange gye bampadde, era ndigifuula ekibira, n'ensolo ez'omu nsiko zirigirya.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Era ndizisa emizabbibu gye n'emitiini gye, gye yayogerako nti Gino ye mpeera yange baganzi bange gye bampadde: era ndigifuula ekibira, n'ensolo ez'omu nsiko zirigirya.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Nzija kwanika obugwagwa bwe mu maaso ga baganzi be; tewali alimunzigya mu mikono gyange.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 Ndizikiriza emizabbibu gye n'emitiini gye, gye yayogerako nti: “Gino ye mpeera yange, baganzi bange gye bampadde.” Ndigizisa, era ensolo ez'omu ttale zirigirya.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

12 Ndizikiriza emizabbibu gye n'emitiini gye, gye yayogerako nti: “Gino ye mpeera yange, baganzi bange gye bampadde.” Ndigizisa, era ensolo ez'omu ttale zirigirya.

See the chapter Copy




Koseya 2:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements